Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 497 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Katikkiro atongozza empenduzo (App) eyamba abantu okumanya ebikwata ku kugaba omusaayi

October 27, 2020 · Mubiru Ali
Katikkiro atongozza empenduzo (App) eyamba abantu okumanya ebikwata ku kugaba omusaayi, blood group, gyoyinza okuggya omusaayi n’amalwaliro ag’enjawulo.
Empenduzo eno agitongolezza ku Bulange ku mukolo gw’okugaba omusaayi okw’ekikungo ogw’okumala ennaku nnya mu bimuli bya Bulange. Agambye nti okugaba omusaayi kirungi kubanga kikendeeza ku bbula ly’omusaayi eririwo mu ggwanga olwo n’ekiyamba mu kutaasa obulamu bw’abantu.
App eno ewoomeddwamu omutwe ekitongole kya Kabaka Foundation.
Agasseeko nti omuntu bwalwala aba yetaaga omusaayi, naddala omukyala nga azaala, obubenje, abalwadde ba Nalubiri betaaga omusaayi mu budde.