Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Hon. Kyagulanyi yagaanyi selfie naffe – Hon. Peter Ogwanga

Omubaka Peter Ogwanga (NRM) wa Usuk County mu Katakwi District awandiise ebbaluwa ku mbeera y’Omubaka Kyagulanyi; Njagala okukakasa…

Zaake yatoloka mu kadduukulu ka Poliisi emunoonya – Bbaluwa ya President

Bannayuganda banange naddala Bazzukulu bange, Mbalamusiza, ebbanga liyiseewo nga President Trump byatera okuyita amawulire ag’obulimba naddala mu Monitor…

Abayimbi bakyadde ewa Bobi Wine

Abayimbi omubadde Haruna Mubiru, Meseach Ssemakula, Juliana Kanyomozi, Moureen Nantume n’abalala bangi bakedde mu maka g’omubaka Hon. Robert…

E Mityana bekalakaasa

Entambula esanyaladde ku luguudo lw’e Mityana olw’abantu abekalakaasa olw’Omubaka waabwe Zaake eyakubiddwa nga kati ali ku Life Support…

Embeera e Mityana yazze dda munteeko – Kayima

Omwogezi wa Poliisi Emillian Kayima avuddeyo nagamba nti Poliisi e Mityana esobodde bulungi okugumbulula abantu ababadde bekalakaasa nga…

Omuntu omu attiddwa e Mityana

Ssekiziyivu Sam akubiddwa amasasi nafiirawo n’abantu abalala ne balumizibwa ebitagambika Poliisi bwekubye taxi amasasi UBA 869C nga munno…

Lwaki tusaanye okuvaayo tuvumirire enkwata n’okutulugunya kwa Bobi Wine – Andrew Mwenda

Nsomye bulungi alipoota y’Ekibiina ekirera eddembe ly’obuntu ku ngeri Bobi Wine gyeyakwatiddwamu wamu n’okutulugunyizibwa nga ekuba enyiike. Teyali…

Kitalo! Kofi Atta Annan afudde

Eyaliko Ssaabawandiisi w’ekibiina ky’amawanga amagatte (United Nations) Kofi Annan avudde mu bulamu bw’ensi. Ono afudde olunka lwa leero…

Barbie Itungo Kyagulanyi awandiise ebbaluwa

Ab’enganda, ab’emikwano wamu nabatwagaliza ebirungi, Olunaku lwaleero nga ndi wamu ne bannamateeka saako abakakiiko akalera eddembe ly’obuntu mu…