Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Embeera e Mityana yazze dda munteeko – Kayima

August 19, 2018 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Poliisi Emillian Kayima avuddeyo nagamba nti Poliisi e Mityana esobodde bulungi okugumbulula abantu ababadde bekalakaasa nga bazibye amakubo. Agamba nti Poliisi esobodde okuggula ekubo eribadde lizibiddwa era nga emotoka zizeemu okutambula.
Agamby nti abantu 6 balumiziddwa era nga bafuna obujanjabi mu ddwaliro e Mityana era n’abalala 20 nebakwatibwa.
Asabye abantu okusigala nga bakkakamu era bewale okwenyigira mu bikolwa ebimenya amateeka.