Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 100 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi ekutte Taxi ezigambibwa okukozesebwa ababbi ku luguudo lw’e Makerere

Aziz Ssekimuli akawatiddwa Poliisi ng’omu ku kibinja kyababbi ababbira abasaabaze mu Taxi ku luguudo lw’e Makerere. Ono yakwatiddwa…

Hon. Kyagulanyi wa ddembe okudda – Ofwono Opondo

Bobi Wine yagenda ku lulwe era waddembe okudda nga ekinnyonyi bwekibeera mu bbanga teri akikuba ku mukono. Mubaka…

Bobi Wina ajja kukakana – Ofwono Opondo

Tulina okutegeeza Bannabyabufuzi nti effujjo n’okulowooza nti tebakwatibwako tetujja kubikiriza. Bobi Wine agenda kubeera nga Gen. Ssejusa. Ssejusa…

Basatu bafiiriddewo e Pakwach

Poliisi wamu nebalubbira bakyalwana bwezizingirire okunyulula abantu abagudde mu mugga Nile mu District y’e Pakwach emotoka ekika kya…

Kabaka asabidde Namasole Sarah Kisosonkole

Ssaabasajja Kabaka wamu n’olulyo olulangira, beetabye mu kusaba okwokwebaza Katonda olw’obulamu bweyawa Namasole Sarah Kisosonkole n’omulangira Richard Fredrick…

Omuliro gukutte ekizinga Nkose

Omwana ow’emyezi 3 Grace Arinaitwe nga mutabani wa Micheal Mwesigwa ne Florence Mutesi afiiridde mu muliro ogukutte amayumba…

Ssegiriinya Muhammad alimukattu, muto wa Kirumira agamba abafeze

Ssegiriinya Muhammad amanyiddwa nga Eddoboozi ly’e Kyebando nga councilor ku Lukiiko lwa KCCA nga akiikirira Kawempe North yavaayo…

Omusajja atemeddwako omutwe e Ibanda

Poliisi e Kiruhura eri mukunoonyereza ku ngeri omusajja atanategerekeka nga ali mu myaka nga 40 gyeyatemeddwako omutwe omulambo…

Ebitongole bibadde bitwala ssente nnyingi – Bitarakwate

Catherine Batarakwate nga ono ye muwandiisi ow’enkalakalira mu minisitule evunanyizibwa kunsonga zabakozi agamba nti ebitongole ebyetwala bibadde bikozesa…