Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Poliisi ekutte Taxi ezigambibwa okukozesebwa ababbi ku luguudo lw’e Makerere

September 17, 2018 · Mubiru Ali

Aziz Ssekimuli akawatiddwa Poliisi ng’omu ku kibinja kyababbi ababbira abasaabaze mu Taxi ku luguudo lw’e Makerere. Ono yakwatiddwa Poliisi ya Kikoni B oluvannyuma lw’omusaabaze eyategerekeseeko erya James Habarulema okwemulugunya nti abantu abaali mu Tazi nnamba UAW773S bamubbako akadde kamu (1,000,000/=).

Poliisi yatandise omuyiggo gwa Taxi eno negikwatira ku Sir Apollo Kaggwa e Makerere era ababaddemu bonna ne bagiddukamu okujjako Ssekimuli eyakirizza nti yeyabba ssente zino.