Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Omuliro gukutte ekizinga Nkose
September 16, 2018 · Mubiru Ali
Omwana ow’emyezi 3 Grace Arinaitwe nga mutabani wa Micheal Mwesigwa ne Florence Mutesi afiiridde mu muliro ogukutte amayumba ku kizinga Nkose ekisangibwa mu district y’e Kalangala
Kigambibwa nti omuliro guno gwavudde ku sigiri eyalekeddwa ekiro nga eyaka mu nnyumba ate omuterekebwa amafuta.
Amaka agasoba mu 61 gegakaaba twawa nga entulege era nga ennyumba ezisoba mu 49 zasirisse.