Entries by Mubiru Ali

Abavunaanibwa ogw’okutta Omusigansimbi basindikiddwa mu kkooti enkulu

Abasajja abana ku abo abataano abatta Omuchina e Mukono basindikiddwa mu kkooti enkulu. Omulamuzi w'eddala erisooka mu kkooti e Mukono Mariam Nalugya asidise omusango gw'abasajja abana ku abo abataano abateberezebwa okuba nga beebaasindirira ebyasi Musigansimbi eyali akulira kkampuni ya Nile Steel and Plastics company e Nangwa Mukono mu ggombolola ye Nama, mu kkooti enkulu.  Bano […]

Market traders association chairperson commits suicide – Rukungiri

Fifty-one-year-old Ivan Turinawe, the chairman of Rukungiri Central Market Trader's Association in Rukungiri municipality has committed suicide by poisoning. Turinawe breathed his last at Nyakibale hospital on Wednesday evening.  Sulait Muhumuza, the Rwenkuba village chairperson, says Turinawe was rushed to the Hospital on Tuesday evening for suspected poisoning after retiring from drinking in Katerere trading center.    The deceased […]

MP Twinamasiko apologises to women

Mp Bugangaizi East, Onesmus Twinamasiko has apologized to women and the general public for his miscalculated statement supporting wife beating.  In a statement to Parliament, Twinamasiko amidst applause from fellow MPs says that the beating he meant was different from the battering they understood. However several female MPs rejected his apology saying that he wasn’t […]

Akabenje katuze omu e Lugazi

Waliwo omukazi atategeerekese mannya ge afiiriddewo embulaga oluvannyuma lwa Bodaboda kw'abadde avugirwa okutomerwa emmotoka kika kya Noah mu kibuga ky'e Lugazi. Omusasi waffe Livingstone Mpiima e Lugazi atutegeezezza nti Bodaboda omukyala ono kw'abadde atambulira n'emmotoka ebatomedde byonna bibadde biyingira kubuga kya Lugazi nga biva Kampala ewabula  ye omugoba wa Boda asimattuse akabenje kano era n'addusibwa mu […]

Omusawo w’ekinnansi azadde mu muwala we abaana basatu – Mpigi

Police e Mpigi eriko omusawo w'ekinnansi gwegombyemu obwala lwa kukkiria mwana gw'azaala n'amuzaalamu abaana basatu. Kigozi Vincent eyakazibwako erya  Jajja Kasooba omusawo w'ekinnansi mu bitundu by'e Mpigi y'agombeddwamu obwala olw'ebigambibwa  nti yakkira muwala  we Nakaweesa Agness n'amuzaalamu abaana basatu.  Wetukoledde eggulire linno nga Jajja Kasooba atemeza mabega wa mitayimbwa.  

Ababaka balabudde ku ky’akalulu k’ekikungo

Ababaka mu Palamenti  abatawagira kya kwongezaayo myaka gya kisanja kya Pulezidenti balabudde abakiise ku nkiiko za zi Disitulikiti  mu ggwanga okwewala okwekkiriranya ku nsonga y'akalulu k'ekikungo Gavumenti keetegeka . Mbwatekamwa Gaffa Louis omubaka wa Kasambya  mu Palamenti  ategeezezza nti bagudde mu lukwe lwa Gavumenti  olw'okuyisa akalulu k'ekikungo (referendum) mu nkiiko za Disitulikiti  oluvannyuma lw'okukizuula nti aka bonna tebaggya kukawangula. […]

Kyambogo University lecturer charged with attempted murder

A lecturer at Kyambogo University has today been charged before Nakawa Magistrates court with attempted murder of his lover by pouring Acid on her face. 36 year old James Kazungu Alupo who lectures at the faculty of Civil Engineering also faces charges of domestic violence to which he has pleaded not guilty before chief magistrate Jamson Karemani.  However court has […]