BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Akatambi ako kalabika kayiiye – Lt. Col. Deo Akiiki

Omumyuka w’omwegozi w’eggye lya UPDF Lt. Col. Deo Akiiki avuddeyo nategeeza nti video etambula ku mikutu gya Social Media njingirire kuba amaggye ga UPDF tegakola gatyo era bakivumulira kuba kimenya mateeka. Ono agamba nti video eno yandiba nga yakwatibwa okugezaako okubikirira omusango gw’okuwambibwa kw’omuntu.
Wabula era wazeeyo family egamba mbu waliwo omuntu waabwe eyabula nga ye Victor Lukundo era nga balina n’ebifaananyi ebimulaga nga ali ne Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine era nga amaze enaku 8 nga takubikako kyamulubaale. Lillian Namuddu nga on mwanyina wa Lukundo agamba nti afuna amasimu okuva mu bantu ab’enjawulo nga bamusaba ssente era nga kati baagala obukadde 3. Agamba nti bano bamulabula obutagenda ku Poliisi kuba bamugoberera.
 

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply