Amateeka bwegaba amabi mubagobe – Otafire
Gen. Kahinda Otafire nga ono ye Minister w’amateeka ne Ssemateeka avuddeyo nategeeza Bannayuganda nti bwebaba balaba nga amateeka mabi, bakyuuse ababaka abagabaga nga ye abantu beyali akiikirira ab’e Ruhindi County mu Mitooma District kyabamukola nebatamulonda.


