Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
NDA ewaddeyo emotoka okuyambako mu COVID
May 13, 2020 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’eddagala mu Ggwanga ekya Uganda National Drug Authority (NDA) kiwaddeyo emotoka ennene 4, ba Ddereeva wamu n’amafuta ziyambeko mu kutambuza ebintu mu kiseera kino ekyokulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19.