Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 211 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Palamenti eyimirizza emisolo gya KCCA ku bipande by’abeesimbyewo.

January 8, 2016 · Mubiru Ali

Palamenti akawungeezi akayise eyimirizza emisolo ku bipande by’abeesimbyewo egyaleetebwa nankulu w’ekibuga Kampala ng’abeesimbyewo balina okusasulira ebipande byabwe mu Kampala.

Ekiteeso kyayanjuddwa omubaka John Ssimbwa olwo nekiwagirwa omubaka Nzoghu akiikirira Busongola, emisolo gino gyawakanyiziddwa ababaka omwabadde Kasibante Moses, Latif Ssebaggala, omubaka wa Bugweri Abdu Katuntu eyagambye nti Jennifer Musisi talina buyinza ku misolo.

Ate omubaka Kassiano Wadri yakolokose Ssaabawolereza wa Gavumenti Fred Ruhindi olwokwanguyiriza okusunsula e ssente zino.