Akulira oludda oluwabula Gavumenti, Hon.
Akulira oludda oluwabula Gavumenti, Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo navimirira ekya Gavumenti okusalawo okusaasaanya obuwumbi 37 okulira Kkampuni ya Roofings Limited ekyuuma ekya ‘power stablizer’ nga yebuuza emitendera egiyitwamu okuduukirira abagagga nga Sikander Lalani so nga waliwo Bannayuganda bangi nga bizineesi zaabwe zitubidde mu mabanja agatagambika nga nezimu ziggalawo wabula nga Gavumenti tevaayo kubayamba.
Bino yabyogeredde mu Palamenti, Gavumenti bweyabadde eyanjula embalirira eyenyongereza ya bwesedde 8 mu obuwumbi 104 nga kuno kwekuli n’obuwumbi 37 obwokuduukirira Roofings e Namanve.
#ffemmwemmweffe

