97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Akulira obuweereza obwebyobulamu mu Uganda Police Force Dr.

Akulira obuweereza obwebyobulamu mu Uganda Police Force Dr. Bernard Ndiwalana avuddeyo nategeeza nga bwebagenda okutandika okukebera nga abasibe ababa bakwatiddwa akawuka akaleeta mukenenya kibasobozese okukola enteekateeka okulaba nti bano basigala bafuna eddagala lyabwe nga bwebalina okulifuna yadde nga bali mu kaduukulu.
Ayongeddeko nti bbo abalina omusujja batandikirawo obujanjabi mu bwangu ddala so ng’abo abasangibwa n’akafuba baawulwa ku banaabwe era nebatandika okufuna obujanjabi.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News

About Radio Simba

Radio Simba, broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.simba.fm is an African entertainment radio station that broadcasts mainly in Luganda, the most widely spoken language in Uganda.

Leave a Reply