Akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya mu Ggwanga ekya…
Akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’empuliziganya mu Ggwanga ekya @Uganda Communications Commission Hon. Nyombi Thembo avuddeyo mu Lukiiko lwa Bannamawulire mu Kampala olwaleero nategeeza nga bwebatalina nteekateeka yonna yakuggyako yintaneeti mu Ggwanga okuleka nga wanabaawo obwetaavu okuva mu bekikwatako.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#UgandaDecides

