Abenganda nabemikwano ba Bosco Ssenyonjo Bitanda owe Masaka eyafiiridde mu kabenje nabaana be 2 ku luguudo lwa Entebe Expressway bakedde mu
🗳️ Abenganda nabemikwano ba Bosco Ssenyonjo Bitanda ow’e Masaka eyafiiridde mu kabenje n’abaana be 2 ku luguudo lwa Entebe Expressway bakedde mu Kkooti e Masaka Namwandu gyeyaddukidde ngayagala emukirize aziike bba n’abaana gyebabadde bazimba ennyumba yaabwe empya e Mukungwe sso nga Ab’oluganda balemeddeko nti bamutwala ku Kiggya.
Bya Maggie Kayondo
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

