97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abazadde bakwebuuzibwako ngabaana tebanagemebwa COVID-19

Omwogezi wa Minisitule y’ebyenjigiriza nebyemizannyo Dr. Dennis Mugimbi avuddeyo nategeeza nti balabye ebitambuzibwa ku mikutu gya ‘social media’ nga biraga nti Minisitule y’ebyobulamu eteeseteese okugema abaana bonna abaliwa wakati w’emyaka 12-17 ekirwadde kya ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19 wadde nga abazadde abakirizza oba tebakirizza.
Kino akisambazze nategeeza nti abaana bakugemebwa nga basoose kwebuuza ku bazadde babaana abo era bebanaaba tebafunye abaana tebajja kugemebwa.

Leave a Reply