Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 225 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

Ssaabaminisita alagidde bakwata owomuluka gw’e Nalweyo

June 27, 2023 · Mubiru Ali

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avudde mu mbeera n’alagira Uganda Police Force okukwata bunnambiro akulira omuluka gw’e Nalweyo mu Disitulikiti y’e Kakumiro, Nakate Agnes oluvannyuma lw’abatuuze okumulumiriza okubaggyako ssente eziri wakati w’emitwalo 100,000 – 150,000 okubateeka ku lukalala lwabo abanaaganyulwa mu nsimbi z’emiruka ezimanyiddwa nga Parish Development Model.