Abawonye COVID-19 mu Yuganda kati bali 38

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu ebisookerwako Moriku Joyce olunaku olwaleero yakulembeddemu omukolo ogw’okusiibula Abantu abalala 10 abwonye obulwadde bwa #COVID-19. Ku bano kubaddeko abaana 5 okuva mu Watoto Choir, 3 beba balabirira, owa Booda Booda omu okuva e Kasubi, n’obulala omu okuva e Kalangala nga bano babadde mu Ddwaliro lya Entebe Grade B.
Abawonye #COVID-19 bali 38.

COVID19UG #StaySafeUG

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply