Abavuganya ku bwa pulezidenti bali ku kadaala ak’awamu.

Abavuganya ku ntebe y’eggwanga abeesimbyewo okulinnya akatuuti okukubaganya ebirowoozo ku katuuti ak’awamu ku Serena Conference Center mu Kampala.
Wetwogerera nga abavuganya ku ntebe y’eggwanga nga bali munaana , omusanvu guli ku katuuti wabula ate ye akwatidde NRM Bendera Kaguta Museveni talabiseeko.

