Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 338 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Sports

Omubaka Ssewanyana asimattuse ekkomera

June 27, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka wa Makindye West mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Allan Ssewanyana yawonedde watono awalema ekkere okubuuka okusula mu nkomyo oluvannyuma lwokugezaako okukuma ‘Fire flare’ mu kisaawe nga agezaako okujaganya oluvannyuma lwa ttiimu y’eggwanga Uganda Cranes okuggwa amaliri ne Zimbabwe mu mupiira gwa AFCON 2019 e Egypt.
Ono yalabiddwa abakuuma ddembe nga agezaako okukuma ‘Fire flare’ mu ludda lw’ekisaawe awabadde watudde abakungu, nebagimugyako era nebamuwa amagezi obutaddamu kukumu muliro mu kisaawe kyonna eky’omupiira naddala ku ludda olutuulako abakungu.