97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abavubuka mwenyigire nnyo mu bukulembeze – Kyagulanyi

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine avuddeyo nakubiriza Abavubuka okwenyigira mu bukulembeze ku mitendera gyonna era ono abasabye okuvaayo okwesimbawo ku bifo mu Gavumenti ezebitundu. Ono era abajjukizza okukimanya nti NUP ekolera ku bigendererwa bya People Power Movement nti nabwekityo balina okukimanya nti ensonga z’abantu zirina okubeera ku mwanjo akaseera konna mu byebakola. Ono akaatirizza nti Bannayuganda bonna balina eddembe eryenkanankana era balina omukuno mu kununula Eggwanga lyabwe.
Bya Kayanja Ernest
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply