Abatuuze bawanjagidde Pulezidenti abataase ku Ssentebe abakuba

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abatuuze ku kyalo Buwonzi mu Disitulikiti y’e Wakiso bavuddeyo nebemulugunya ku Ssentebe waabwe Abdul Katende nti asusse okubatulugunya nabatuusaako n’ebisago nga agamba nti ateekesa biragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. Bangi banyiga biwundu nga n’omutemampola gubakalakata.

Share.

Leave A Reply