Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Abasiraamu mwebale okusiiba – Pulezidenti Museveni
May 24, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni”Ntwala omukisa guno okuyozayoza Baganda baffe ne Bannyina Ffe Abasiraamu mu Yuganda olw’okumalako omwezi omutukuvu ogwa #Ramadhan. Empisa zammwe ennungi, okusiiba wamu n’okuwaayo bireete emikisa mu maka gammwe. Edduwa zammwe zijja kuyamba Eggwanga okuyita mu muyaga gwonna.”