97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Abantu b’omu Businga beyiye ku nguudo okwaniriza abantu baabwe

Enkumi n’enkumi z’abantu okuva mu Businga bwa Rwenzururu bakedde kweyiwa ku nguudo mu Disitulikiti y’e Kasese okwaniriza abakuumi b’Omusinga abaayimbuddwa okuva mu kkomera e Luzira gyebaali baggalirwa mu mwaka gwa 2016 ab’ebyokwerinda bwebaasalako olubiri lw’Omusinga nebamukwata awamu n’abakuumi be. Ku Lwokubiri lwa wiiki eno Ssaabawabi wa gavumenti y’aggye emisango gyonna egibadde givunaanibwa Omusinga n’abakuumi be 200.

Leave a Reply