Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 325 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Abantu bana balumiziddwa mu kabenje ka bbaasi e Gulu

May 25, 2017 · Mubiru Ali

Abantu bana bebagambibwa okuba nga balumiziddwa mu kabenje ka bbaasi eya Homeland Bus e Gulu. Akabenje kano kaguddewo e Koro kilomita ttaana (5KMs) okuva mu ttawuni ye Gulu kussaawa nga kkumi n’ekitundu ez’okumakya.

Abalumiziddwa ye Dr. Onen David dayirekita w’essomero lya Gulu Central High School, Opio Junior, Emmanuel Owot ne Fiona Kankudire maneja wa Wellsprings Hotel.

Poliisi egamba nti bbaasi ya Homeland nnamba UAW 112H yeyevunise nerumya abantu.

Patrick Jimmy Okema, Omwogezi wa Aswa River Region agamba nti Dereva okukola akabenje yabadde asumagira.