Abakungubazi abenjawulo nga baganzika ebimuli ku ssanduke omuli…
Abakungubazi ab’enjawulo nga baganzika ebimuli ku ssanduke omuli omubiri gw’Omumbejja omubuze, Diana Teyeggala mu kumusabira ku kkanisa ya St. Andrews e Kasubi. Okusaba kukulembeddwamu Ssaabadinkoni w’Obusabadinkoni bwe Kazo, Rev. Canon Ssaava Mpagi David.
#ffemmwemmweffe

