97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abadde awa owa NPPBUG enguzi akwatiddwa

Constantine Wandira nga ono y’omu kubateekerateekera ekibuga Iganga, akwatiddwa abalondoola okuteekerateekera ebibuga aba National Physical Planning Board Uganda – NPPBUG lwakugezaako kuwa Ssentebe waabwe Amanda Ngabirano, enguzi ya bukadde 3 n’emitwalo 50 nga ayagala amukkirize abeeko ekitundu kyaba akozesa mu Kibuga Iganga.

Leave a Reply