97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Abadde alingiza muka mwana we ng’anaaba aweweenyuddwa mizibu – Kamuli.

Musajja mukulu myaka 60 ku ku kyalo ekimu mu ggombolola ye Namwendwa mu Disitulikiti ye Kamuli aweweenyuddwa mizibu bw’akwatiddwa lubona nga alingiza muka mwana we ng’anaaba .

Omusajja ono ategeerekeseeko erya Eriak ebinja ky’abavubuka kimuguddeko ng’alingiza nebamukuba mizibu egimutuusizza okutwalibwa mu ddwaliro ly’e Namwendwa HC IV okujjanjabwa. Bo abavubuka bataddeko kakokola tondeka nnyuma oluvannyuma lw’okukuba omusajja ono nga batya Police okubagombamu obwala .

About Mubiru Ali

Leave a Reply