Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 136 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Police eyigga abasse owa Bodaboda ne bakunta ne Piki

July 25, 2016 · Mubiru Ali

Police e Luwero eri ku muyiggo gwa bantu abatannategeerekeka abaatirimbudde  omugoba wa Bodaboda ne bakunta ne Pikipiki ye .

Bino bibadde ku kyalo Kikunyu ekisangibwa mu ggombolola ye Kikunyu mu Disitulikiti y’e Luwero .

Ye Ssentebe w’eggobolola eno ey’e Butuntumula  Paul Kibalama ategeezezza Luboggola nti Kibalama yaaliba nga yattiddwa mu kiro ekiyise  . Kitalo .