Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 240 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

omuyizi eyawangula okutontoma agenda dubai

February 12, 2019 · Mubiru Ali

Oweek Mariam Nkalubo Mayanja asiibudde omuwala Noelina Nagginda, agenda e Dubai okulambula wamu ne Maama we.
Nagginda yemuwala eyasinga mu mpaka z’okutontoma mu baana ba primary ezaaliwo omwaka oguwedde mu Lubiri ku mukolo gw’okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda ng’ebimu ku bikujjuko bya Jubireewo25.
Owek Mariam asabye Nagginda okugenda mu maaso n’ekitone kye abeere eky’okulabirako eri bato banne.