97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Ababuulira engiri ku nguudo babawadde enaku 30

RDC wa Kampala Hudu Hussein avuddeyo nawa abasumba b’oku nguudo enaku 30 nga bazaamuse oba babaggyeko nakifuba. Ono yategeezezza nti Abasumba bano babagala nnyo era tebakitwala bubi nti wabula twetaaga ekibiga ekiyonjo era ekitegeerekeka.
Ku baana abokunguudo Hudu yategeezezza Kampala Capital City Authority – KCCA egenda kukola ebikwekweti bya mwezi mulaba okulaba nti ebamalako.

Leave a Reply