Ababaka ba Palamenti bakubaganye empawa ne Minisita w’Ebyensimbi Matia Kasaija ku ssente entuufu Gavumenti zeyakasaasaya mukulwanyisa ekirwadde kya Ssenyiga lumiimamawuggwe owa COVID-19. Minisita Kasaija agamba bakasaasaanya obuwumbi enkumi nnya (4,000) so nga bbo Ababaka balumiriza nti ssente Gavumenti zeyaakewola ne Palamenti zeyisizza okuva mu kittavvu nnyingi nnyo okusinga ku buwumbi 4,000.
Ababaka batabukidde Minisita Kasaija
Share.