Ababaka bakyaddeko e Bududa
Omubaka Kyagulanyi Ssentamu Robert wamu n’Ababaka abalala bakyaddeko e Bududa nebabatwalira ebintu eby’enjawulo omwabadde emifaliso wamu n’ebintu ebirala ebibayamba okubeerawo mu bulamu obwabulijjo era nebabasuubiza okulwana okulaba nti wabaawo ekikolebwa okubaddukirira wamu n’okukola enteekateeka ennungamu ebasengula.


