Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 707 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Sirina kyenali njogedde ku Bobi Wine – Pastor Bugembe

January 27, 2021 · Mubiru Ali
Pastor Wilson Bugembe “Nasaba Mukama Katonda ampe amagezi mbeere omusumba w’ebibiina byonna era neme kugenda mu byabufuzi wadde omulundi ogumu bweguti.
Newuunyizza okuzuukuka nga ndaba ebivumo ebiri ku social media biyitirivu naye nga banvumira ekintu kyesimanyiiko. Sirina kyenali njogedde ku Bobi Wineera yenna eyannumbye wakikoze ku muntu atalina kyamanyi.
Manyi waliwo eyakikoze banumbe, era nga oluvannyuma lwokutuukiriza ekigendererwa kye kati anywa ka sooda.”