Aba NUP tebalina bujulizi bumala – Karugire

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnamateeka Edward Karugire: “Eno wetuli ye Kkooti Ensukkulumu, ye Kkooti y’abantu. Enkola yonna endala kuba kugezaako kuwamba bukulembeze buli mu mateeka.
Ensonga entuufu ebagisaayo omusango eri nti tebalina bujulizi bumala era bumatiza ku musango gwabwe era si kituufu nti Kyagulanyi aka Bobi Wine teyaweebwa mukisa nabudde kuleeta bujulizi buno.”
Share.

Leave A Reply