97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Yinginiya akwatiddwa lwa lutindo lwa mbaawo olwamalawo obukadde 74

Mu ngeri yemu Minisita Peter Ogwang akizudde nga Yinginiya wa Disitulikiti y’e Sironko wamu ne Kontulakita eyaweebwa ssente okuzimba olutindo oluli ku mulembe bwebasaasanya obukadde 74 okuteekawo olutindo olw’embaawo.
Yinginiya ekifo kino abadde akimazeemu emyaka 10 nga yagibwa Mbale gyeyali amaze emyaka 27.

Leave a Reply