Kayihura asuubizza okukwata abatta Sheikh Hassan Kirya.

Akulira ekitongole kya police mu Uganda General Kale Kayihura asuubizza ba Namwandu ba Sheikh Hassan Kirya, okukwata abo abatta kirya.
Bino yabyogedde bweyabadde alambula amaka g’omugenzi agali e Bweyogerere ne Busaabala.

Leave a Reply