Wuuno Pasita asalidde abagoberezi be amagezi nabaluŋaanyaamu omudidi…
Wuuno Pasita asalidde abagoberezi be amagezi n’abaluŋaanyaamu omudidi mu gw’ensimbi mu ddakiika ntono nnyo bwa bagambye nti Mukama Katonda alina ekyamagero ky’alabye ekigenda okubatuukako basobole okweyagala obulamu bwabwe bwonna era nti akyetaaga asooke asindike ensigo (ssente) ku akawunta ye bwangu
Omukozi wa kampuni agobeddwa ku mulimu lwa kulemererwa kubuulira bakamaabe nti ssente ze bamusasula ate waliwo eziyitamu mpitirivu nnyo okusinziira ze bakkanyaako okumusasula bwe baali bamuwa omulimu wabula abakubye mu kkooti era ali mukujaganya.
Oooo…kika!
Byonna birinde mu Kunigga mu Kyewuunyisa ku 11:00a.m-12:00p.m

