Tumukozesa bubi yintaneeti – Judith Nabakooba
Minisita Judith Nabakooba avuddeyo nakubiriza Bannayuganda okukozesa obulungi emikutu gya ‘social media’ n’obuvunaanyizibwa oluvannyuma lw’okugizaako nga bwekinabalema tejja kulonzalonza kubavunaanibwa mu tteeka lya Computer Misuse Act okubakangavvula.

