Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Poliisi erina kuggala mabbaala so si maduuka – Minisita Amelia

March 26, 2020 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyobusuubuzi n’amakolero awamu n’obwegassi Amelia Anne Kyambadde avuddeyo nategeeza nti Uganda Police Force tetekeddwa kuggala maduuka oba depo zitunda mwenge wabula erina kuggala mabbaala kuba abantu gyebakunganira. Agamba nti Gavumenti terina buzibu n’abantu bagula mwenge kugenda kugunywera mu maka gaabwe. #COVID19UG #COVID-19