97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Temutiisibwatiisibwa Gavumenti, tubasobola kubagoba – UNATU

Ssaabawandiisi w’Ekibiina ekitaba abasomesa mu Ggwanga ekya Uganda National Teachers’ Union – UNATU Filbert Baguma avuddeyo nagumya abasomesa bonna abali mu keediimo nti tebasaanye kuva ku mulamwa olw’okutiisibwatiisibwa kwa Gavumenti okwagala okubagoba kuba kyebakola kiri mu mateeka.
Baguma agamba nti bayungudde ekibinja kya Bannamateeka okuwolereza abasomesa singa Gavumenti kagitanda nebagoba

Leave a Reply