Pulezidenti w`Ekibiina ekitaba Bannamateeka mu Ggwanga ekya Uganda Law Society Isaac Ssemakadde afulumizza ekiwandiiko ngafumuula Attorney General Kiryowa Kiwanuka Nsumikambi Mugambe ne Solicitar General Francis Atoke wamu nabo ababakiikirira ku Lukiiko mu kibiina ekitaba Bannamateeka. Bano abalanga kugezaako kukyankalanya kulonda Pulezidenti w`Ekibiina kino, okulemererwa okuyimiriza kkampuni ye eya Bannamateeka okulekerawo okukolera Gavumenti emirimu egyenjawulo oluvannyuma lwokolondebwa mu kifo mu Gavumenti, okufiiriza Gavumenti ensimbi obuwumbi 28 mu obukadde 800 nebirala. Bya Christina Nabatanzi #ffemmwemmweffe
Pulezidenti w`Ekibiina ekitaba Bannamateeka mu Ggwanga ekya Uganda Law Society Isaac Ssemakadde afulumizza ekiwandiiko ngafumuula Attorney General Kiryowa Kiwanuka Nsumikambi Mugambe ne Solicitar General Francis Atoke wamu nabo ababakiikirira ku Lukiiko mu kibiina ekitaba Bannamateeka. Bano abalanga kugezaako kukyankalanya kulonda Pulezidenti w`Ekibiina kino, okulemererwa okuyimiriza kkampuni ye eya Bannamateeka okulekerawo okukolera Gavumenti emirimu egyenjawulo oluvannyuma lwokolondebwa mu kifo mu Gavumenti, okufiiriza Gavumenti ensimbi obuwumbi 28 mu obukadde 800 nebirala. Bya Christina Nabatanzi #ffemmwemmweffe ...
5
0
simbafm_ugOct 14
Kitalo! Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi. #ffemmwemmweffe
Kitalo! Bishop Emeritus Samuel Balagadde Ssekadde afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e Kisubi gyabadde afunira obujjanjabi. #ffemmwemmweffe ...
31
6
simbafm_ugOct 14
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z` Kiteezi. Bya Kamali James #ffemmwemmweffe
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti abakungu mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Kampala ekya Kampala Capital City Authority - KCCA abagobwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni gyebuvuddeko okuli eyali Executive Director Dorothy Kisaka, omumyuukabwe Eng. Luyimbaazi David ne Dr Daniel Okello, director for health bwebagenda okulabikako eri ba bambega ba Poliisi ku lwokusatu babeeko bye bannyonyola ku nsonga z` Kiteezi. Bya Kamali James #ffemmwemmweffe ...
Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w`emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde. #ffemmwemmweffe
Abavubuka nga 7 ababadde babagalidde ejjambiya nga bali wakati w`emyaka 19-20)2 nga babadde batambulira ku booda booda balumbye amaka ga Ssonko ngono yaddukanya essomero lya Dreams Primary School, e Mityana nebatematema bebasanze mu nnyumba noluvannyma nebakuliita ne ssente za School Fees zebabadde bakungaanyizza okuva mu bazadde. #ffemmwemmweffe ...
35
2
simbafm_ugOct 12
Dj Jet B atabukidde omuziki munamuwulira leero kusula mu ngatto! Bakube bayite bute. #ffemmwemmweffe