Breaking
News: Bebe Cool yakubye abe Mbale omuziki ku Cricket Grounds mu Mbale City bwebabadde batongoza Gen MK 2031. News: Gasimbagane-Rwomushana- Okuteesa kwakulaba engeri obuyinza gyebusigala mu famire nga tebutwaliddwa! News: Omuntu ayitibwa nkulubbirye yani? Entakulamanda naye aba muntu owengeri ki? Tuwe ebika byebigaaga 3
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 253 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: simba news

Eyalabikira mu katambi ngakuba omwana abula okumutta asibiddwa emyaka 40

Omukozi wawaka Tuhuhirwe Precious 37, eyalabikira mu katambi ngatulugunya omwana ow’emyaka 4 namutuusaako obuvune ku mubiri akirizza omusango…

Alien ne banne bebasooka okukuba emotoka ya Pallaso – Buule

Munnamawulire @Gariel Buule avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X; “Pallaso ayimba mu ‘freestyle’ ngavumirira emize gya Alien Skin.…

Eyalabikidde mu katambi ngatulugunya omwana akwatiddwa

Omumyuuka w’omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi ya Kira Division bwetandise okunoonyereza ku…

Owa Poliisi atayimirize lukugaana mwebatuvumira kakumujuutuka – Gen. Muhoozi

Mutabani w’Omukulembeze w’Eggwanga era omuduumizi w’eggye lya UPDF Gen. Muhoozi Kainerugaba avuddeyo nawera; Omwaka 2025, gwe mwaka Bannayuganda…

Nambudde ku nte zange olwaleero – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Enkya yaleero, ngenze okulambula ku nte zange (enkoroogyi) e Rwakitura. Ntera okukubiriza abalunzi nti…

Twebaza Katonda olwekirabo ekyobulamu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nze ne Maama Janet Kataaha Museveni olunaku lweggulo twalumalidde Rwakitura nga tuli wamu n’abaana…

Kitalo! Baker Kasigwa afudde

Kitalo! Eyaliko emunyeenye y’Eggwanga ku ttiimu y’Eggwanga eyomupiira ogwebigere Uganda Cranes Baker Kasigwa avudde mu bulamu bw’Ensi ngafiiridde…

Bebaaliridde ez’ekibiina bookezza emotoka z’abantu

Emotoka ezisoba mu 10 zigiiridde mu muliro ogambibwa okuba nga gukumiddwa ba mmemba ba SACCO ababadde babanja ssente…

Kitalo! Owek. Nelson Kawalya afudde!

Kitalo! Eyaliko Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek. Nelson Kawalya afudde. Owek. PDG Nelson Kawalya kati omugenzi ku Lwomukaaga…