Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
News
Alien ne banne bebasooka okukuba emotoka ya Pallaso – Buule
January 3, 2025 · Mubiru Ali
Munnamawulire @Gariel Buule avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X; “Pallaso ayimba mu ‘freestyle’ ngavumirira emize gya Alien Skin. Ekibinja kya Alien kirumba Pallaso ku siteegi nebwaba amaze okuyimba. Mu kiro Alie n’ekibinja kye balumba Studio ya Pallaso e Luwafu neboonona emotoka ye ekika kya Benz, ku makya Pallaso ayonoona emotoka za Alien. Bwekityo bwekyabadde”