Breaking
News: Buyonjo aka H.E Bobi Wine kabakuliseeyo mu bulungi bwansi owobuwaze! News: Yiino kkampuni ekoledde bannansi ffiriigi mwebasola okutuula ne baweweera ebbugumu ne libakendeerako. News: Akulira enteekateeka ya Operation Wealth Creation OWC mu ggwanga, Gen.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 300 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Tag: radio simba news

Abantu basoba mu 100 abakaggyayo empapula ku PFF

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda mu Kibiina ki People’s Front for Freedom (PFF), Michael Kabaziguruka, agamba nti abantu abasoba mu…

Hajati Minsa Kabanda yagenda okukwatira NRM bendera ku kifo ky’Omubaka wa Kampala Central

Abantu 2 bavudde mu lwokaano nebalekera Minisita wa Kampala Hajati Minsa Kabanda okukwatira ekibiina kya National Resistance Movement…

Abantu beyiye mu lukungaana lwa DF e Masaka

Ebikumi nebikumi by’Abantu beyiye mu kisaawe e Kijjabwemi mu Masaka, okwetaba mu lukungaana lwabonna olw’Ekibiina kya Democratic Front…

Omutaka akulira Ekika ky’e Ngo asisinkanye Munnamateeka Kavuma

Jjaja Muteesaasira Keeya Tendo Namuyimba, Omutaka akulira Ekika ky’e NGO, asisinkanye muzzukulu we Munnamateeka Derrick Kavuma, Ssaabasajja Kabaka…

Omulamuzi agaanyi okuwa Gavumenti olukusa okutwala essimu ya Besigye

Omulamuzi wa Kkooti y’e Nakawa Christine Nantege agaanye okuwulira okusaba kwa Gavumenti kweyateekayo mu Kkooti eno ngesaba eweebwe…

Taata azaalira Katikkiro Omukyala aziikwa leero e Bukomansimbi

Katikkiro Charles Peter Mayiga ali Kawoko, Bukomansimbi mu Buddu ewagenda okuziikibwa Taata amuzaalira mukyala we, omugenzi Eldard Medard…

Katikkiro yetabye muksabira Omugenzi Walakira

Katikkiro Charles Peter Mayiga ali Buloba mu kusabira omugenzi Eldard Walakira, omukadde amuzaalira mukyala we Margaret Mayiga. Omukubiriza…

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono alambudde Obutaka bw’Ebika

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Owek. Dr. Anthony Wamala alambudde obutaka bw’Ebika; Abalangira b’Ekibulala n’Ekiwere ebisangibwa mu ssaza Ssingo. Owek.…

Sheik Ngobi asabye okwetondera aba Famire beyalebula

Deputy District Kadhi wa Disitulikiti y’e Luuka era Country Director of Albayan Sheikh Uthman Shaban Ngobi yetondedde Namwandu…