Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing · 301 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Abantu basoba mu 100 abakaggyayo empapula ku PFF

June 26, 2025 · Mubiru Ali

Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda mu Kibiina ki People’s Front for Freedom (PFF), Michael Kabaziguruka, agamba nti abantu abasoba mu 100 bebakaggyayo empapula ngabasaba okukwatira ekibiina bendera ku bifo ebyenjawulo okuva lwebatandika nga June 23, 2025, era bitambula bulungi. Ono agamba nti okuggyayo empapula kwakukoma nga 31 July 2025.
#ffemmwemmweffe