BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi mu Ggwanga ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda kivuddeyo nekitegeeza nga bwekiyise omusirikale w’eggye lya UPDF Brigadier, Mussajjawaza agende abitebye oluvannyuma lwabakwasisa amateeka mu NEMA okutegeezebwa abakuumi bebasanze mu zzooni y’e Makenke, Gayaza Ward, Kasangati TC, mu Disitulikiti y’e Wakiso nti ye nnanyini ttaka eriweza yiika emu n’ekitundu ekyettaka eriri mu lutobazi eriyiiriddwamu ettaka.

Uganda Police Force evunaanyizibwa ku butonde bwensi wamu n’ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi mu Ggwanga ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda bakutte abantu basatu lwakuyiwa ttaka mu lutobazi lw’e Nakiduduba-Buloba mu Disitulikiti y’e Wakiso nga balumiriza nti balina Poloti mu lutobazi olwo.
Abakwate kuliko; Kiwanuka Diriisa, Ssaalongo Mwanga Kivumbi ne Mulo Francis.