Breaking
News: Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lweggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lwenaku 83, ngayita ku mukutu News: Tosubwa concert ya Ray G ku Sunday eno nga 9 August ku kisaawe e Kololo. News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing Β· 729 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: latest

Kitalo! Abantu 4 bafiiridde mu Kabenje ku luguudo lwa Tirinyi – Mbale

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje enkya yaleero ku luguudo lwa Mbale – Tirinyi emotoka 3 bwezitomereganye. Omu ku…

Temuddamu kumpita mubyakisiru byammwe nga mu malwaliro temuli ddagala – Hon. Alaso

Omukwanaganya w’emirimu mu Kibiina kya Alliance for National Transformation-Uganda – ANT Hon. Alice Alaso avuddeyo nasaba omuduumizi w’eggye…

Mulekeraawo okumpeeka okubongeza omusaala – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo neyekkokola abantu abagufudde omuze okumupeeka okubongeza omusaala olwokuba ebintu birinnye ebbeeyi. Pulezidenti Museveni…

URA ekoze ekikwekweto mu Kibuga ku batunda ebizigo ebyerusa

Ekitongole ekivunaanyizibwa kukusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kyakoze ekikwekweto nekigendererwa ekyokufuuza amadduuka g’ebizigo mu…

Poliisi yakutte abantu abasoba 50 nga babadde banyakula obusimu mu mizigiti

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakutte…

Pulezidenti Kagame yajja ku kabaga – Sipiika Among

Rt. Hon. Anitah Among; “Teri tteeka ligaana muntu kukukola mukolo gwa mazaalibwa. Uncle Paul Kagame yajja ku mukolo…

Poliisi yesinze okulinyirira eddembe ly’obuntu – HRNJ

Uganda Police Force yeridde empanga mu Ggwanga mukulinyirira eddembe ly’obuntu, neddirirwa eggye lya UPDF wamu n’ebitongole byebyokwerinda ebirala.…

Tulina obusobozi obutandikawo emirimu obukadde 50 nokusingawo – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nsuubira tusobola okutandikawo emirimu obukadde 50 mu byobulimi. Nbadde Rwakitura ne muwala wange kuba…

Omugaati bweguba gubuze mulye ku muwogo – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bwewaba nga tewali Ε‹Ε‹ano oba mugaati mulye muwogo kuba muwogo waali wano. Mwemulugunya nti…