Breaking
News: Rev. Fr. Achilles Mayanja Ssali nga ye Cathedral Administrator wa Lubaga, yavuddeyo nawa Gavumenti amagezi ku milamwa gwa bulungi bwansi. News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Hon. News: Oooo…..kiikyo kiikyo! Ngokyebuuza nti ekyo kiki? Takula omutwe oyanukule kino
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,081 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: latest news

Mao talina byatukoledde mu myaka 15 – Hon. Ssebamala

Omubaka akiikiria Bukoto Central Richard Ssebamala ayagala okusigukulula Norbert Mao ku bwa Pulezidenti bwa Democratic Party Uganda; “Bannayuganda…

Banange mutuduukirire tutaase Cedric Babu – Famire

Aba famire ya Cedric Ndilima Babu 46, bavuddeyo nebawanjagira Bannayuganda ab’omutima ogwekisa okuduukirira mutabani waabwe nga kati ali…

Twagala katale kaffe kati – Sipiika wa Nakawa Luyombya

Sipiika wa Nakawa Godfrey Luyombya olunaku olwaleero yegasse kubasuubuzi nomu katale Kitintale okubanja akatale kaabwe akatamalirizibwanga kati emyaka…

Nnaabagereka Sylvia Nagginda awadde Ssalongo ne Nnalongo Tom Luzze obukadde 10 bongere mu mirimu gy’abwe egy’okulima n’okulunda.

Nnaabagereka Sylvia Nagginda awadde Ssalongo ne Nnalongo Tom Luzze obukadde 10 bongere mu mirimu gy’abwe egy’okulima n’okulunda. Obweyamo…

Teri alwana Mao, yerwana yekka – Hon. Kayondo Fred

Omubaka akiikiria Mukono South Munnakibiina kya Democratic Party Uganda Kayondo Fred, avuddeyo nayanukula Pulezidenti w’Ekibiina kye Norbert Mao…

Abatunda ebintu si bakukirizibwa kutundira ku nguudo e Namugongo – Patrick Onyango

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti abasuubuzi abagenda okutunda ebintu mu kujaguza olunaku…

Mao yatusuubiza byoya byanswa mu byonna – Councilor Mayombwe

Councilor wa LC3, Luwafu mu Makindye Division era nga ye Nampala wa Democratic Party Uganda, Steven Mayombwe, avuddeyo…

Mao ne banne bafunye ssente okuva ewa Saleh okutegeka olukiiko lwa bonna – Hon. Lumu

Omubaka akiikirira Mityana South, Richard Lumu, ngono yesimbyeewo ku kifo kya Ssaabawandiisi wa Democratic Party Uganda (DP), agamba…

Besigye ne Lutale olina kubayimbula kuba basusizza enaku 180 ku alimanda – Lukwago

Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu n’omuyambi we Hajji Obeid Lutale Kamulegeya baleeteddwa mu Kkooti e Nakawa enkya…