Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 180 listening Simba FM Live
News

Mao talina byatukoledde mu myaka 15 – Hon. Ssebamala

May 30, 2025 · Mubiru Ali
Omubaka akiikiria Bukoto Central Richard Ssebamala ayagala okusigukulula Norbert Mao ku bwa Pulezidenti bwa Democratic Party Uganda; “Bannayuganda bakooye obukulembeze obubi. Tebetaaga bakulembeze bagenda kubatwala mu National Resistance Movement – NRM nga tebategedde. Twagala kununula DP. Ebintu Norbert Mao byakoze mu myaka 15 nga Pulezidenti wa DP bisoboka okutuukibwako mu mwaka gumu.”
#ffemmwemmweffe